• zurück / back
    ENNUNGU
    ... ENKALIRIZE EKISA TEWONA.

    Ennungu y'ensalika oba ebbwa wansi w'ekigere. Edda okuwonya ennungu baagikaliriranga ku muliro, omulwadde n'awulira obulumi bungi obw'omuliro. Okuggya mu bantu emize eminene oluusi kyetaagibwa okubabonereza ennyo awatali kubasaasira.

    zurück / back
/