-
zurück / back
ENTAMU BW'EYATIKIRA... OMUGOVO TEYOMBYA.
Entamu bw'eyatika nga bagigoyeramu lumonde n'ebijanjaalo, eba eyatikidde ku mulimu gwayo; kyeva teyombya. Ekintu ekirala nakyo bwe kyonoonekera ku mulimu gwakyo tekisaana kuyombya bantu.
zurück / back